LANGUAGE
 
Uganda
Luganda & Swahili
Tukusanyukidde / Karibu

OBULAMU TEBUSIGALE KYEKIMU
No mubuliazi we Njri Sieberen voordewind

MUKWANO GWANGE; EKYETAGO KYO KIKI? KUNYIGIRIZIBWA,KUTYA,BURUMI,NAKU,MITAWANA,BUTAWUMUZIBWA,NEBIRARA? OLIMULWADE? LABA NINA AMAWURURE AMALUNJI JORI. NINA BAYIBULI MUNGARO ZANGE. WALIWO AMANYI AGASINGA AMANYI GONNA MUNSI ENO GEMANYI GEKIGAMABO KYAKATONDA YEBAYIBULI.
Bayibuli egamaba Mumpite nange nabalokola munaku zamwe, [ Zabuli 50;15] Eno si njigiriza yakubatizibwa oba yakikatuliki oba yakipenetekonti era si njigiriza ya kanisa.Naye Ndagano yekisubizo kyakatonda omulamu. Katonda agamba nze katonda abawonya. [Okuva 15;26] Amanyi gakatonda wegali akuwonya era wegali akuyamba olwalero.yee bayibuli egamaba omubi sitani tajja wabula okuba okuta nokuzikiriza.Naye nze Yesu Omwana wakatonda najja mubere nubulamu era mubujuvu bwabwo.[ 10.10] Mikwano jange amawulire ago gendesse.Bayibuli egamaba. Omwoyo wamukama ali kunze kubanga anfuseko amafuta akubulira ebigambo ebirunji. [ Isaiah 61.1] Amawulire amarunji gegano.Oyo asonyiwa abibi byo era nakuwonya mundwadde zzona. [psalm 103;3] Amawulire amarunji gali nti yesu kurisito agenda kuyamba.Ayinza era ajja kuyamba,singa okola bayibuli kyekugamaba soma ekigambo kiriza ekigambo era okole nga ekigambo bwekikugamba. GENDA NEKYETAGO KYO EWAYESU. NOBULAMU BWO TEBUSIGALE KYEKIMU. Ngabye nti abulamu bwo tebusigale kyekimu, owange genda ewa Yesu.Mbulira Yesu,YesuYesu era Yesu . Genda nubulamu bwo eri Yesu. Nebyetago byo eri Yesu Nubulumi bwo eri Yesu Nebibi byo byonna eri Yesu kubange ryekubo erya mazima nobulamu. YESU AYAGALA OKUKOLERA EKYAMAGERO. Ekyamagero si kyekintu ekisobola okuberawo nokutegera kwomwana womuntu. Era si kukola kwamwana womuntu.Kyekisera kyo ekyekyamagero era ogende ewa Yesu olwekyamagero kyo Amina wetegese okutwala ekyamagero ekikyasinze? Kale saba wamu nange. Mukama wange Yesu sonyiwa ebibi byange byonna.Nenenya elyebibi byange byona. Ntukuza nomusayo gwo.Nzigulawo omutima gwange jori. Jangu munda mutima gwange,Gufule muja olwomusayigwo,era onzikirize ngo mwana wo.Nkukiriza nga omulokozi wange era nga omununuzi.Webale kubanga wanfililira kumusalaba Amina. Bayibuli egamba nti omusayi gwo mwana we yesu gututukuza okuva mubibi byona.[1John 1.7] OBULAMU BWO TEBUSIGALE KYEKIMU Bwonotambula ne Yesu (1 John 1 :5-2:14/ Acts 26:18). Era kati nga nkusabira esala ejude amafuta. Jja amasogo kumbera ,bera nga osubira ekya magero kyo mumanyi gakatonda amanyi agomwoyo omutukuvu mulinya lya Yesu,Buri Ekyetago kyo kyona. Bulikintu. Kisoboka eri abo abakiriza mukama waffe Yesu kurisito omwana wakatonda amulamu. Wetegese? Mukwano gwange teka omukono gwo ogumu kububaka buno nsabe.Katonda wange nzija jori nomusaja ono,Mukazi aba mulenzi oba Muwala nga alina ekyetago. Nsba akome kumuntu oyo mumanyi agomwoyo amutukuvu Mulinya lya Yesu.Mukama wonya amuntu oyo 100/100 okuvira dala kumutwege okutukira dala muntobo zebigrerebye.Tusabira buli kizibu kyoana kola wo ekyamagero. Mukwano gwange twala enkya magero twala okuwonyezibwa mulinya lya yesu Twala okusumululwa mulinya lya Yesu Era ofune amanyi agomwoyo omutukuvu namafuta kati mulinya lya Yesu bera wadembe Amina Naye Yesu Yafumitibwa Yakomerelwa olwebibi byafe ekibonerozo ekyatuletera eddembe kyali kuye .Era olwemigogye twawonyezebwa. (Isaiah 53:5). Tewerabiara Katonda asinga ekyetago kyo. Mukama akuwe omukisa OBULAMU BWO TEBUSIGALE KYEKIMU.

TRANSLATION OF YOUR LIFE WILL NEVER BE THE SAME in Luganda

Translated by: Pastor  Nsubuga Steve
New Creation Ministries International
P.o box 7161 c/o Timothy Kayongo
Uganda -Mengo
Email:

website: www.newcreation.warriorsinchrist.net


*************
It Enkulakulana Katonda gyagaba
Okufumintiriza kwa radio Nomubulizi wenjiri Sieberen Voordewind

Mikwano gyange abawuriliza. Ndi musannyufu Kubanga muwuliliza radios eno kaati.
Kubagnga nina amawurile amalunji gyemuli.Katonda omulamu ayagala okubakuza.Kubanga watondebwa nekigenderelwa toli kinsi lwansobi oba toli kunsi kumala bisera era tewatondebwa kwetolorela kunsi mwaka namwaka nga omudu.
Katonda yakutonda nebirabo ebyenjawulo osobola okusoma mu bayibuli Matayo 25.Si kirunji gwe okuzika ekirabo kyo.Otekwa okozesa ekirabo kyo mumpisa esamu katonda ekitibwa.Katonda ayagala okuwa omukisa era ayagala okuyimusa. bayibuli egamba Zabbuli 75;6-7 Tewali nomu ebuvanjuba oba ebugwanjuba ayinza okuyimusa omuntu okujako Katonda asala omusango.akakanya omu nayimusa omulala,Katonda yeka yakuyimusa.okujako obugaga bwo nemikisa gyo.sikuva eri omwana womuntu naye kuva eri katonda omulamu okuyita muye ebintu byonna biyinzika. soma kubulamu bwa Yusuf kyakulabirako kirunji nyo Luberyeberye 37 bayibuli etugamba nit Yusuf yalina ekiroto okulakulana kutandika nekiroto. Katonda yayagala okuwa yusuf okulakulana.singa yasigala awaka yandifusse omukulu owomutawana yandifuse amukulu wamaka,Entee nabaddu bonna naye Katonda yalina Entegeka enunji gyali,Okulakulana kwe yalina akuyita mubulamu obwokunyigirizibwa.

Lunaku lumu Yusuf yasulibwa muluzi bagandabe.Embera ye mundowoza yobuntu tewali suubi,Esuubi lyokulakulana lyali liwedewo,Akasera akazibu enyo mukulakulana kwe lwelyo oluzi oluwanvu enyoo.Naye Katonda yamutonda nekigenderelwa. Katonda yayagala okumukuza yensonga lwaki yawona nava muluzzi olwo. Katonda yakiliza natundibwa munsi endala,Yusuf yalina okutambula alyoke akuzibwe. Era munsi eyo Yusuf Yakuzibwa munju ya Potifayo.Nafuka Omukulu.Kitegezaki.Katonda yalina bingi nyo gyali. Naye yalina okusoka okuyita mubulamu obuzubu enyo,Yatekebwa mukomera nga talina musango.Naye nemukomera nakuzibwa.Nafuka Omukulu era eyebuzibwako.Naye Era Katonda yalina bingi nyoo gyali,Yadde abantu bamwerabira Katonda yamusika yo mukomera namuwa obuwanguzzi. Entegeka ya Katonda eri yusuf sikuba mukulu kyoka naye kubera Muwanguzzi.Olugudo lweyalina okuyitamu atuke eyo lwalimu Ensozi nebiwonvu.Naye Katonda yali naye.
Kino Kyogera ki Mubulamu bwo.Katonda omulamu alina entegeka eri obulamu bwo,ayagala okubera nawe akuwe enkualakulana,Oyinza okuberanga walina ekiroto era kati nga essubi lyakugwamu.Oyinza okubanga walina ekigenderelwa mubulamu bwo naye kati nga wabivako.Era nage bwekyali ku yusuf .Otekedwa wabali Abantu nga bakusudde munaku naye tewalabira nti katonda ari nawe,Okulakulana kwo tekuva eri mwana wamuntu wabula eri katonda.Okuyita muye ebintu byonna biyinzika,sinsonga oli minaku yenkana wa.sinsonga Ekizibu kyo kyenkana wa.Katonda ayagala okukuza.Katonda alina entegeka anunji gyoli.Abantu nebwebakwelabira Katonda ye akwagala.Akumanyi era takwerabide.tolowoza nti katonda akwerabidee.Akulaba,akumanyi,Gumikiriza Ekisera kigya Katonda okuwe omukisa.
Olunaku lugya Katonda akuwe omukisa okusinga nga bwobade osuubira.Kyolina okola kyekyo kyayogere mu bayibuli Yakobo 4.10 Kakana wansi womukono gwakatonda naye anakuyimusa.,Kola nga bwagamba,Soma bayibuli era okole nga bwegamba,tosubira kulakulana kwo kuva eri mwana wamuntu wabula kuva eri katonda.Yadde olugudo lwoyitamu lujudde ebiwonvu sigala nga ogoberela Yesu omwana wa katonda omulamu anakuyimusa,era asobola okukyusa embera youbulamu bwo mukasera katono nyoo. Era Kankusabire

Katonda owamanyi Taaata Mulinya lya yesu Nzija nabuli awuliliza yenna ayagala okuwebwa omukisa nga ayimusibwa gwe.Tetwagala kubusa busa naye tukiriza nti mugwe ebintu byonna bisooboka,Era nsaba gyoli mukasera kano Amanyigo agalookola era agawonya gagende eri buli awuliliza nomuwerezawo.Obawe okulakulana okuyimusibwa eri buli a goberera kristo ,tukwebaza olwebyewunyo byogenda okola Amina

Translation: The promotion that God offers / translated by: Pastor

******************
Swahili: Karibu

*************